Emmala
Os Suuna
3:15ACIDIC VOKOZ the lyrically boy Bwenakufuna ne ntunula Bali nabaleka nagenda (yeyeye) Kati silina kyenoonya Kululwo I surrender (yeyeye) Eh Nze bwewajja gyembeera Ku mutima tewakyuuka Wanjagalirayo nga bwenali Awatali condition ye Kati nkufeelinga baby eh Yegwe plan A plan B eh My number one priority Nkwagala nyo munange Yes I indeed Nze nkulemelako Kuba nakulabamu future Amazima nkupenda nyo Kuba nakulabamu future Nze enaku zino nkutimba nyo Kuba nakulabamu future Baby nkulemerako Kuba nakulabamu future eye Oba wakulira ku yogurt Skin yo enyilila munange Nze n'emusooka bwenakulaba Nali sikyikiliza banange eh eh Ku swagger lyewalina Natya okufacinga Naye nga sisobola ku gumikiriza Nafuna pen ne nkiwandiike kukapapula Nkugambe nkulinako crush Ntimbako ku status Oba nteeka ku Facebook yo Ntimba ntimba Ntimba ko ku status Nteeka ku status Ntimba ntimba Kati nkufeelinga baby eh Yegwe plan A plan B My number one priority Nkwagala nyo munange Yes I indeed Nze nkulemelako Kuba nakulabamu future Amazima nkupenda nyo Kuba nakulabamu future Nze enaku zino nkutimba nyo Kuba nakulabamu future Baby nkulemerako Kuba nakulabamu future eye Bwenakufuna ne ntunula Bali nabaleka nagenda (yeyeye) Kati silina kyenoonya Kululwo I surrender (yeyeye) Eh Nze bwewajja gyembeera Ku mutima tewakyuuka Wanjagalirayo nga bwenali Awatali condition ye Kati nkufeelinga baby eh Yegwe plan A plan B eh My number one priority Nkwagala nyo munange Yes I indeed Nze nkulemelako Kuba nakulabamu future (future) Amazima nkupenda nyo Kuba nakulabamu future Nze enaku zino nkutimba nyo Kuba nakulabamu future Baby nkulemerako Kuba nakulabamu future eye Future yeyeye Future yeyeye Composed: Acidic vokoz