Sonyiwa Bano
Catherine Kusasira
5:22Komawo Geofry komawo... . Nze wendi... sirina mutawana... Wadde nakusobya horney, teriyo atasobya. Ebyo bireke mukwano tudde bugya. okuva bwewankyawa nabulwa emirembe, buli kimu nekikyankalana, mukwano nze wandwazza nyo... buli lwentula awo nendowooza byewandaga omutima ne gunuma nyo era gutonya musaayi. Komawo Goefry komawo... Nze wendi sirina mutawana. wadde nakusoobya... horney, teriyo atasoobya. ebyo bireke mukwano tudde buggya Kabite wange. nabulwa akusinga... kubyewandaga ebingi omwali okwagala... kati wansiiba daddy ninga eyaffakooo... nze nafuna lav attack ajjiwoonya oli omu... iyiii... nze nafuna lav attack ajjiwonya oli omu. Komawo Geofry komawo nze wendi sirina mutawana. wadde nakusoobya horney, teriyo atasoobya... ebyo bireke mukwano tudde buggya... ...,... hullo, hullo... sweet baibe... mubintu byewansubiiza... okunkyawa kwabulamu... era wandaga daddy nti Tolinkyawa... kati wekyusiiza. kiki onumya omwoyo... horney nyamba... Nyamba... kuba omuttima gugwaawo... Daddy nyamba. Nyamba. kuba omutima gumenyesemu. Nkulinze mukwano... Komawo. Geofry komawo. komawo mukwano. Nze wendi sirina mutawana... sirina mutawana... wadde nakusobya. horney, Teriyo atasoobya... ebyo bireke . mukwano tudde buggya. Geofry nkulinze... komawo... Geofry komawo... komawo mukwano... nze wendii... sirina mutawana... sirina mutawana... wadde nakusoobya... horney, teriyo atasoobya... teriyo. teriyo. teriyo atasobya... ebyo bireke. mukwano tudde buggya.