Notice: file_put_contents(): Write of 632 bytes failed with errno=28 No space left on device in /www/wwwroot/muzbon.net/system/url_helper.php on line 265
Charmant Mushaga - Oluyimba | Скачать MP3 бесплатно
Oluyimba

Oluyimba

Charmant Mushaga

Альбом: Oluyimba
Длительность: 4:38
Год: 2023
Скачать MP3

Текст песни

Eh kankuyimbile luno oluyimba
Oluyimba olwo mukwano 
Luva ku ntobo yomutima gwange
ch yeah leka nkuyimbile luno oluyimba
Oluyimba olwo mukwano 
Luva ku ntobo yomutima gwange

Eeh kankuyimbile luno oluyimba 
Oluyimba olwomukwano
Luva ku ntombo yomutima gwange
Eeh leka nkuwadde luno oluyimba Oluyimba olwo mukwano Luva ku ntobo yomutima gwange 

Ebintu by'onkoledde bambi nsiima 
Nsiima aah 
Ggwe yali alibeeraw'oliba 
Nebyempisemu byona obadde mwesiggwa
Mukwano nsiima mm
Wanjagala nombereerawo mumbeera zona nsiima 

Eeh kankuyimbile luno oluyimba Oluyimba olwo mukwano 
Luva ku ntobo yomutima gwange 
Eeh leka nkuyimbile luno oluyimba Oluyimba olwo mukwano Luva ku ntobo yomutima gwange 

Eeh tika na yembelayo nzembo 
Nzembo ya bolingo ya motema na ngai Eh
Mmm tika nga na yembela yo nzembo 
Nzembo ya bolingo ya motema na ngai Eh yo oza Nzambe ya bisika nyoso 

Kano kowulira nsinda sibyabulimba 
Kano akasisi komukwano gwo 
Siyiiwa munda, I can't explain kyempulira  it's a long story, kuva mu mutima munda mpulila nyonyongeze 
ckamwenyumwenyu kutama nseka ngabafa nsalwa, am so glad you changed my life, testimony its all around
Eyo gye bakabila so sibyamukikili, nze sikyalumwa engala, ggwe yafuka kyokulya, ewatali taata ggwe yafuuka taata

Binelaka Nkolo 
Binelaka Nkolo eh
Binelaka Nkolo 
Binelaka Nkolo eh

Tika nga nayembela yo nzembo 
Tika nga nayembela yo nzembo 
Tika nga nayembela yo nzembo 
Tika nga nayembela yo nzembo 

Wooow luno oluyimba 
Luva ku ntobo y'omutiima gwange 
Luva ku ntobo y'omutiima 
Luva ku ntobo y'omutiima gwange 
Luva ku ntobo y'omutiima 

Luva ku ntobo y'omutiima gwange 
Luva ku ntobo y'omutiima 
Luva ku ntobo y'omutiima gwange 
Luva ku ntobo y'omutiima