Target

Target

Easy Bento

Альбом: Target
Длительность: 3:11
Год: 2023
Скачать MP3

Текст песни

Nze simanyi kyebalunga love eno
Abamu ebawoomera nnyo bitya
Abalala beevuma love eno
Uuhhhh yeeeee
Jane yakoowa love eno
Byebamuyisaamu abilojja lulwe
Taliddira route eno
Uuhhh yeeeee
Bambi gweyali yeesiga
Ku lunaku lwembaga teyalabika
Yakanya kwekejja kumbe omwami yafunye omupya
Laba gweyali awadde omutima ali eri ajooga...
Eeehh eehhh...
Kale binyuma nnyo..
Bwoba nga gwewalonda yooyo...
Nze nalonda bulungi kuba
Owange teyanzannya bweso..

Baibe i feel so lucky..
Wateeba goal mu target..
Leka nkufuuweyo ekyebiri
Wateeba goal mu target..

Binyuma nnyo..
Bwoba nga gwewalonda yooyo..
Nze nalonda bulungi kuba..
Owange teyanzannya bweso....

Looking at you make me wanna try again..
When you touching my body  you make it un rain....
Tokukutanga...
Neweba nsobi ongambanga..
Baibe tokyusanga..
Bwonayoya onaabisanga...
Love ngitaddewo ogirye...
No delay...
Torinnye yamajje..
Eno true love I love you...
Ggwe nalondayo....oohh..oohh..yeeee
Nze nasalawoo...oohh..oohh..yeeeeeee

Baibe i feel so lucky..
Wateeba goal mu target..
Leka nkufuuweyo ekyebiri
Wateeba goal mu target..

Binyuma nnyo..
Bwoba nga gwewalonda yooyo..
Nze nalonda bulungi kuba..
Owange teyanzannya bweso....

Jane yakoowa love eno
Byebamuyisaamu abilojja lulwe
Taliddira route eno

Love ngitaddewo ogirye...
No delay...
Torinnye yamajje..
Eno true love I love you...
Ggwe nalondayo....oohh..oohh..yeeee
Mozy Wryta
Nze nasalawoo...oohh..oohh..yeeeeeee

Baibe i feel so lucky..
Wateeba goal mu target..
Leka nkufuuweyo ekyebiri
Wateeba goal mu target..

Binyuma nnyo..
Bwoba nga gwewalonda yooyo..
Nze nalonda bulungi kuba..
Owange teyanzannya bweso....