Ani Yali Amanyi
Elly Wamala
7:27Twalyako bwetwalya Ebyasigalira byabusayi mutto Aganira kusogolero enkindo zinamubuna Mwana gwe nga twakyakala, twakyalala guno kikwangala Kumulembe ogwaffe gwetwabererako bamusayi mutto Gwe nga oyonka beere sinakindi nga tonazaribwa ebinyumo nga webiri ffe basajja ebimuli bya'kampala Twalibarungi naffe ebyenyi byaffe lwakutagguka Twali baato twalina olususu kabiri kaliri twali balamu bulungi kubanga Emulago eddagala lyaliyo twali basajja abali baggala endongo nze nga njagala nyo endongo essanyu lyange lyandi mundongo abalala zakunyamu mwenge nze nga nsonda zandongo