Ampadde
Hawa Mawa
4:36Yesu yasanga omukyala ngafiriddwa omwana Omukyala ng'akaaba omwana we agenze Omwamiwe yali yafa akaanake kamu kagenze Namusasira namutunuriza amaaso agekisa ekinji Maama tokaaba, tokaaba omwanawo mulamu Sirika tosinda, tosinda leero lunaku lwo Gwe wadde olaba mufu nze ndaba mulamu Mulamu, mulamu mulamu Ngalwakedde, yasisinkana Yesu nga tamusubira Ngalwakedde, nakoma kumwanawe era namuzukiza Ngalwakedde, eyali agenda okuziika yafuuka mbaga Ngalwakedde, yasisinkana Yesu nga tamusubira Lunaku lwo lunaku lwo Oh oh Leero lunaku lwo Zukuka yambala golokoka tugende Leero lunaku lwo Sumulurwa yambala bitaala bikutadde tugende Leero lunaku lwo