Notice: file_put_contents(): Write of 627 bytes failed with errno=28 No space left on device in /www/wwwroot/muzbon.net/system/url_helper.php on line 265
Henry Hagos - Nakikubye | Скачать MP3 бесплатно
Nakikubye

Nakikubye

Henry Hagos

Альбом: Nakikubye
Длительность: 3:17
Год: 2022
Скачать MP3

Текст песни

Gwe anzije ku zero wembade( Nakikubye, Nakikubye eeh)
Naguno omwaka nkigade(Nakikubye, Nakikubye eeh)
Wanzijewo wembade(Nakikubye, Nakikubye)
Mukama byonkolera mbyagade.

Namufuna atalina fuga bbi(bamuyita Mukama Katonda)
Nze amulina sikyatya nababi(oyo Mukama Katonda)

Nze amuyina sikyatya nababi(oyo Mukama Katonda)

I’m lucky lucky, Nze bwenkiraba 
Kuba ne mubantu kati njogera 
Kakya nesiga ono tebinsobera
Bwenjogerera sikyatomera Hhmm 
Yanseza kuluzi, emikisa kati njolera mubuganda ganda 
Siwamukwano bukwano, emitima gyegata kati mpitibwa na mwana.

Gwe anzije ku zero wembade( Nakikubye, Nakikubye eeh)
Naguno omwaka nkigade(Nakikubye, Nakikubye eeh)
Wanzijewo wembade(Nakikubye, Nakikubye)
Mukama byonkolera mbyagade.

Namufuna atalina fuga bbi(bamuyita Mukama Katonda)
Nze amulina sikyatya nababi(oyo Mukama Katonda)
Namufuna atalina fuga bbi(bamuyita Mukama Katonda)
Nze amuyina sikyatya nababi(oyo Mukama Katonda)

VERSE2
Atte oba nebwenkolaki nsigaza ebanja 
Nkiwulira muli, yabanja sili banja 
Yankwasaganyiza amabanja
Yankwasaganyiza ne bemanja 
Yayanukula ejjo emilanga
Gyenkaaba nga ntaawa 