Kankume
Hindu Asha
3:26VERSE 1 Bwekiba nga okwagala ye mpa nkuwe ssebo. Nti era gw'e mukwano, Nze nnalina kaki kale kanno ndikawadde okukuwangula Bwekiba nga okunyirira bwebuba obufumbo...oh Nze nnyirira biki? Kubaana bawala abali mu kibuga Kampala ab'ebyula... Nkakasizza leero, Nti omutima gwo gwe gwannonda ah.. Kuba amaaso byegalabye eh. Gamala negabikoowa “Naye nze” x2 By'ompadde binji nnyo oh. Biii binji Naye okusinga kyekino.. CHORUS X2 Omukwano gwo gumbutikidde- GUMBUTIKIDDE Okuva ku bigere ppaka eno ku mutwe- GUMBUTIKIDDE Omukwano gwo gunsensebudde- GUNSENSEBUDDE Nakola ntya nze wootali daddy- GUMBUTIKUDDE VERSE 2 Wangula, nninga ntebe Woyagala wozza ssebo. Bali ababisalaganyu nti weelonda muli tebakitegeera Kino kyama kyakumutima Kili eno mu mutima munda Kyekyikumpisa beeyi beeyi beeyi baiby. cbateesi..... Olwo kibaluma Omanyi tuvudde wala nnyo nomwana ono cmayengo gaaliwo Nenguma, Mukasana, Nenguma, Mu kaseerezi, Nensuzi nnasalawo nzirinnye lwakuba ono. CHORUS Omukwano gwo gumbutikidde- GUMBUTIKIDDE Okuva kubigere ppaka eno ku mutwe,- GUMBUTIKIDDE Omukwano gwo gunsensebudde- GUNSENSEBUDDE Nkola ntya nze wootali dady- GUMBUTIKIDDE VERSE 3 He he heie x2 Hehe hei hei hei hei he Hehe heie Heheha Hehe hei hei hei hei he ctalina manyi tagwa ddalu... Nange Mbetegekedde. Bano abajja beemoola banzibeko ekyana kyange. Kirabe naawe, Kyakula bulungi ih, Kitunuza love, Naye yonna yange Njagala nkibiite, Mmale nkisuute, cte nkitinke, Guna bula asala, Eyo love CHORUS X2 Oukwano gqo gumbutikidde- GUMBUTIKIDDE Okuva kubigere ppaka eno kumutwe- GUMBUTIKIDDE Omukwano gwo gunsensebudde- GUNSENSEBUDDE Nkola ntya nze wotali daddy- GUMBUTIKIDDE Omukwano gwo gumbutikidde baiby- GUMBUTIKIDDE Okuva kubigere ppaka eno ku mtwe darling- GUMBUTIKIDDE Omukwano gwo gunsensebudde- GUNSENSEBUDDE Nakola ntya nze wotali daddy - GUMBUTIKIDDE