Omukwano (Zouk)
Hindu Asha
3:22Bino byotambula olugendo oluwanvu Wakati mu lugendo weesanga Naye ate ofuba, otuuke eyojoolaga owummule... Ebya love nabyo bwebityo, Nga tonnafuna okusaanira, Era bambi olumwenya omutima Nga osanze bakwabuzi Nze nnekengerangannyo abajjanga jendi Kuba omutima mukama yagyikweka Nti tomanya akwagala, natakwagala yani? Naye ate ggwe bwewampita nnatya nnyo Natabulwa nga nneebuuza oba ommanyi nnyo. Bwewasembera omutima gwankuba nnyo oh..oh Nze wampangula. CHORUS Kyewakola okuwamba omutima gwange Kyoba okola ogukuume togumenya Bino byompita baiby Olwessanyu kinkaabya Obulamu bwange kunsi mbukukwasiza Kyoba okola mukwano tobulumya Bino byompita baiby.. Nga amazga gampitamu VERSE 2 Kati mpulira muli nteredde Bwekaba kalulu Kano kko nkawangudde Mpummudde kuba nkuzudde Naawe bwotyo ate tuba tuzungiraki Wamponya Bali abalimba cbagaba plot nga tekuli kyapa) N'omponya Bali abayaaye (cbagaba mmotoka nga tekuli card) Kino kyekinkaabya Bino byompita erinnya Olyogera bulungi cmaziga negampitamu Kati njagala mbeerenga awowooli Nga bw'ompita mpitaba ssikoowa Naawe nkusaba mpita nga tokoowa Nange nkabe nga ssikoowa CHORUS Kyewakola okuwamba omutima gwange Kyoba okola ogukuume togumenya Bino byompita baiby (byampita x2) Olw'essanyu kinkaabya Obulamu bwange kunsi mbukukwasizza (Mbukukwasizza mukwano) Bino byompita baiby.. Nga amaziga gampitamu VERSE 3 Mubiseera by'omumaaso totya nga (totyanga baby) Ssirikulumya mu mukwano totyanga (no no) Nabakulumya tebali kusemberera kubanga ndibaawo okukukuuma cbagezigezi banji balijja Balinsigula naye tebalisobola Engeri gyendimu katonda ndi bawangula Mulinnya lya love eno.. CHORUS X2 Kyewakola okuwamba omutima gwange Kyoba okola ogukuume togumenya (Gukuume baiby..) Bino byampita baiby (Byompita byompita) Olw'essanyu kinkaabya Obulamu bwange kunsi mbukukwasizza (obulamu bwange x2) Ky'oba okola mukwano tobulumya (Mbukukwasizza mukwano) Bino by'ompita baiby (Tommenya nze...) Nga amaziga gampitamu.