Yenze
Judith Babirye
5:25Nmmmh Ohhho... Nmmmh Buli kyefunye munsi eno Lwakubanga ndi nawe Nga sikulina Mukama, Mboyana Buli kyembala ekyange Lwakubanga ndi nawe Kyensaba munsi eno Beera nange Bwenkuvako kitange Mboyana Nfanana amagumba mukiwonvu Mbulwa esubbi Mbulwa emilembe Kyensaba munsi enno Beera nange Yesu beera nange Nmmmh. Nmmmh. Yesu tondekangawo Tondekangawo Amataba nga mangi Oohh... Omuyaga nga mungi Mukama Kyensaba munsi enno Beera nange Beera nange Ssebo... Yesu beera nange Eeehei... Ssebo Yesu tondekangawo Oohh... Amataba nga mangi Eeehei... Omuyaga nga mungi Kyensaba munsi enno Beera nange II Ekingumya munsi enno, Ndiddayo ekka Wakati mmumizila nkulabe Ssebo Wadde ebintu byensi bisikiliza Wadde ebintu byensi binyuma Kyensaba Ssebo beera nange Yesu beera nange Ooh... Yesu tondekangawo, eeehei. Beera nange Amataba nga mangi Nmmmh. Omuyaga nga mungi Kyensaba munsi enno Beera nange Yesu wange Yesu wange Yesu beera nange Nmmmh. Yesu tondekangawo Hai Mukama Amataba nga mangi Ohhho... Omuyaga nga mungi Eeehei... Kyensaba munsi enno Beera nange Beera nange, beera nange Beera nange Beera nange, tondekangawo Beera nange, beera nange Wadde ebintu byensi bisikiriza Beera nange Beera nange, beera nange Beera nange tondekangawo Beera nange, beera nange Wadde ebintu byensi bisikiriza Beera nange Yesu beera nange Ohhho. beera nange Yesu tondekangawo Hai kitange Amataba nga mangi Ohhho.uoo. Omuyaga nga mungi Kyensaba Ssebo Kyensaba munsi enno Eeehei. Beera nange Ani eyali amannyi ebyange taata Yesu beera nange Ani eyali amannyi ebyange, Beera nange Ssebo Yesu tondekangawo, Eeehei. ohhho.yegwe esubbi lyange Amataba nga mangi Ohhho.uoo... Omuyaga nga mungi Eeehei... Kyensaba munsi enno Beera nange Nmmmh.Nga silina ayamba Taata Yesu beera nange Nga silina asobola Beera nange Ssebo. Yesu beera nange tondekangawo Amataba nga mangi... Amataba nga mangi Ohhho... Omuyaga nga mungi Hai kitange... Kyensaba munsi enno, eeehei Beera nange Ebyensi gwe abisobola Mukama. Yesu Ebyange yegwe abimanyi... Beera nange beera nange beera nange Yesu tondekangawo Beera nange Amataba nga mangi Ohhho... Omuyaga nga mungi Eeehei... Kyensaba munsi enno Beera nange