Kalibe Essanyu
Juliana Kanyomozi
5:03Ahh ahhh oohhh ohhh ohhh Ahh ahhh oohhh oohhh oohhh Kati odanga nti okyaye naye munange onkyayila ki Onsudde naye munange nkukoze ki Silina musangooooo Silina mutawanaaa Abo bakulimba Bagala ondeke batwale abo babbi Nsaba ojukile gyetuvude byetuyisemu EBigambo bugambo bitwawukanye Ebyo byompana nze ani alibimpana Byobadde onjagala nze ani alinjagala nga gwe ela bitukilize nkulinze sikyebaka okutusa bwolidda okimanye nti mukwano wotaba buli kimu kilinda gwe "kilinda gweeee" Nze nkulinze silya Mele okutusa bwolidda Okimanye nti mukwano wotaba buli kimu tekitambula Wadde bankwana banji sijya gwa mu nsobi Bantawanya banjiiii Nze naye kanyee Nja kilinda gwe paka nga onzilidemu Vva kubigambooo Vva kubogezi batabula balina enswala Bagala ondekewo baseke munagee Ntya obwomu munange Ntya okubela nzeka Ntya okukyayibwa nze ntya okubela nzeka Nakayimba kakanooo Chrs Nze nkulinze sikyebaka okutusa bwolidda okimanye nti mukwano wotaba buli kimu kilinda gwe "kilinda gweeee" Nze nkulinze silya Mele okutusa bwolidda Okimanye nti mukwano wotaba buli kimu tekitambula Aaaahhhhh ahhaaa ahhaaa oooohhh ohh ohh Aaaahhhhh ahhaaa ahhaaa oooohhh ohh ohh Aaaahhhhh ahhaaa ahhaaa oooohhh ohh ohh Aaaahhhhh ahhaaa ahhaaa oooohhh ohh ohh Nze nkulinze sikyebaka okutusa bwolidda okimanye nti mukwano wotaba buli kimu kilinda gwe "kilinda gweeee" Nze nkulinze silya Mele okutusa bwolidda Okimanye nti mukwano wotaba buli kimu tekitambula Nze nkulinnzee sikyebaka "nkulinze bwolidda" Bambi silya mele Nze nkulinnzee sikyebaka "nkulinze bwolidda" Bambi silya mele Nze nkulinnzee sikyebaka "nkulinze bwolidda" Bambi silya mele nkulinze sikyebaka okutusa bwolidda okimanye nti mukwano wotaba buli kimu kilinda gwe "kilinda gweeee" Nze nkulinze silya Mele okutusa bwolidda Okimanye nti mukwano wotaba buli kimu tekitambula End