Oli Wa Maanyi
Juliana Kanyomozi
3:13Abeeyo kati mbuza Ali atya omwana Nalonda bulungi nyo Mumulaba mutya owange Kati manya onfudde international Owe Uganda Ogumye mu buwangwa ne enono Nti tolinswaaza Nze nakwetimbatimba mbulago Nze wammala yeye Ono ye nawangula lotto Mbasiibula Laaaaaa…. Watekayo omusingo Walaga toliimu birimbo Onsomose olutindo Paka wano wetutuuse mumaaso Abeeyo kati mbuuza ali atya omwana Nalonda bulungi nyo, mumulaba mutya owange Nabeeno kati mbuuza, ali atya omwana Munsiimeko abange, Nalonda nyo omwana Nfunyeemu enjawulo entonotono Bakuzaale kati mumaka muno Kekasana akakulweggulo Akawungeezi nfune otulo Ono owange kaduuka Tebalamuza atte teri kutunda Lwensobezza temuli kulimba Olupapula dwo ssi mupiira Eradde taata, ono yempagi yange Kiri bulaala maama ono ye muntu wange Obuteebuuza kibi nyo Kati manya onfudde international Owe Uganda Ogumye mu buwangwa ne enono Nti tolinswaaza Nze nakwetimbatimba mbulago Nze wammala yeye Ono ye nawangula lotto Mbasiibula Laaaaaa…. Watekayo omusingo Walaga toliimu birimbo Onsomose olutindo Paka wano wetutuuse mumaaso Mbasiibula, emirembe ngalo Twekatte Holy father father father yoooo Mbasiibula emirembe ngalo Twekwatte holy father atukuume yoooo