Muvubuka
Kenneth Mugabi
4:14Mbadde ntudde kukatebe wali Nga nkwetegeleza Nsonyiwa okutunulira, nsabayo akadakiika Okusaba akadiika nsoose kusaba saala Nguze ne tawelo nsimul'obutuyo hmm Nywede ggama zamazzi nkumu Buli wenkukubako munye Nkalamata nga yesomba Baby Nsaba akanaamba Nsomera akanamba hmmm Nsaba akanaamba hmm Nsomera akanamba Mwana gwe naawe nsaba akanamba Nsomera akanamba Ayayayaya Nsaba akanamba Nsomera akanamba haa Nkunganyiiza otwanyi twenin'otutono Singa omanyi amavivi bwegakankana Nasuze nsoma nkuluze y'Oluganda nfune obugambo bwenakusonseka Oyiwe olutuuyo ha Nsomera akanamba naawe Njakugumiika musaw'ezekisa Nkusabik'obugambo Nsaba akanaamba haa Nsomera akanamba Nsaba akanamba Nsomera akanamba Mwana gwe naawe nsaba akanamba Nsomera akanamba ayayayaya Nsaba akanamba Nsomera akanamba Bwonsomera akanamba Njakugumiikanga musawa ezekisa nkusabike obugambo nze Bwonsomera akanamba njakukubilanga buli kumakya ombulire bwewasuze Nsaba akanaamba haa Nsomera akanamba Nsaba akanamba Nsomera akanamba Mwana gwe naawe nsaba akanamba Nsomera akanamba ayayayaya Nsaba akanamba Nsomera akanamba