Kindekere
Lydia Jazmine
3:12Hey ey Laba laba obudde bwe bugenze Obudde buwungeera ah ah Nze akwagala gyendi eno Hmm Nkutegekedde ebiwooma By'oyagala byonna mbimanyi Mu Luzungu ne mu Luganda Baibe. Nsasiidde abakuswama Abatakimanyi nti oli muntu wange Ba champion abakusamba Tuli bangi. Tuli bangi abakwegomba Bangi abakozesa programme Nze omanyi gy'onsanga ah. Mukwano gwe masuuka ah Ow'omukwano gw'onebasa ah ah Mukwano gwe masuuka ah Ow'omukwano gw'onebasa ah ah Mukwano gwe masuuka Mukwano ne bwetulwana Mu kasirise eyo mu kisenge kyaffe Ekitiibwa ne tukikuuma Wansuula. Wansuula dda mu kitimba Onfulowingiramu nga musaayi Mu mutima ne mu magumba Sweetie. Neebaza abakukuuma Wessiri nebakuwooyawooya N'eKatonda eyakutonda Ntegese ebimuli. Ntegese ebimuli tujubilatinge Darlin' wange Lwe lunaku lwe twesanga Mukwano gwe masuuka ah Ow'omukwano gw'onebasa ah ah Mukwano gwe masuuka ah Ow'omukwano gw'onebasa ah ah Wasanga bangi Walimbwa bangi Wasalawo kubeera wange Nga bakuyisaamu amaaso Ng'omukwano gwo ate gwa bbeeyi Naganzako be naganzako Mu biseera by'obuteeteeyi Nga bampisaamu amaaso oh. Ng'omukwano gwange gravy Wasanga bangi Walimbwa bangi Wasalawo kubeera wange Nga bakuyisaamu amaaso Ng'omukwano gwo ate gwa bbeeyi Mukwano gwe masuuka ah Ow'omukwano gw'onebasa ah ah Mukwano gwe masuuka ah Ow'omukwano gw'onebasa ah ah Mukwano gwe masuuka ah Ow'omukwano gw'onebasa ah ah Mukwano gwe masuuka ah Ow'omukwano gw'onebasa ah ah Laba laba obudde bwe bugenze Obudde buwungeera Nze akwagala gyendi eno