Munakyalo
Madoxx Sematimba
5:27Kinoooo kino Kino kyendiko sikyangu Saagala kukulumya bambi Kale saagala okaabe Njagala omanye Okwagalana kwaffe eeeh kuweddewo Nze ngenda Nafunayo ey'omulala Yebeerer'eyo mukyaalo Oli yantwaala omwoyo Kangende neme kkumalira baseera Mala gansonyiwa Kasita nkubuulidde ensonga Ffunayo omubeezi omulala Nsazeewo kati bambi ngenda Kangende neme kkumalira biseera Let me not waste your time Kangende Mbeere n'oyo eyatwaala omutima gwange Gwe ate kiyamba kki okuba ffembi Ng'ate omwoyo bweguluma Gulumira oli gulumira oyo munakyaalo Neyagalira oyo njagala oyo omunakyaalo Ngende mbeere n'oyo nze Alina empisa n'ate Mukkakamu tayagala bayomba Nze musanira nzekka ohhhhh N'omutonzi asazeewo mbeere n'oyo omunakyaalo Akwaata kidima ng'ate Akokya neku bikokyo Amanyi n'engero esonge Kangenda neme kkumalira biseera Kangende Mbeere n'oyo eyatwaala omutima gwange Gwe ate kiyamba kki okuba ffembi Ng'ate omwoyo bweguluma Gulumira oli gulumira oyo munakyaalo Neyagalira oyo njagala oyo omunakyaalo Ngende mbeere n'oyo nze Alina empisa n'ate Mukkakamu tayagala bayomba Nze musanira nzekka ohhhhh N'omutonzi asazeewo mbeere n'oyo omunakyaalo Akwaata kidima ng'ate Akokya neku bikokyo Amanyi n'engero esonge Kangenda neme kkumalira biseera Kangende Mbeere n'oyo eyatwaala omutima gwange Gwe ate kiyamba kki okuba ffembi Ng'ate omwoyo bweguluma Gulumira oli gulumira oyo munakyaalo Neyagalira oyo njagala oyo omunakyaalo