Lindako
Maurice Kirya
4:16Simanyi, bikussanyusa Simanyi, mukwano, bikunyiza Simanyi, byoyoya Simanyi, mukwano by'olota Mu budde bwekiro Ebirowoozo, biri eyo gyoli Nsaba onsabe Buli kyoyoya, mukwano Gwedoboozi lyenyimaba, oh oh-oh Oooh, ndi wano, nkulinze Yanguwa Oooh oh-oh, ndi wano nkulinze Yanguwa Simanyi, gyetulaga Nkakasa mukwano, onondaga Simanyi, kyenakuwa Buli kyendaba mukwano, tekimala Mu budde bwekiro Ebirowoozo, biri eyo gyoli Manyi nti omanyi Gw'ampa amanyi Gwedoboozi lyenyimaba, oh oh-oh Oooh, ndi wano, nkulinze Yanguwa Oooh oh-oh, ndi wano nkulinze Yanguwa Nindirira Emyezi omwenda Nsobole, okulisa ku maaso Nsaaba Lugaaba akunkumire Gwedoboozi lyenyimaba, oh oh-oh Oooh, ndi wano, nkulinze Yanguwa Oooh oh-oh, ndi wano nkulinze Yanguwa Oooh, ooh-oh Ooh oh, ndi wano nkulinze Yanguwa (yeah) Ooh oh, ndi wano nkulinze Yanguwa Yanguwa Yanguwa