Notice: file_put_contents(): Write of 619 bytes failed with errno=28 No space left on device in /www/wwwroot/muzbon.net/system/url_helper.php on line 265
Nandor Love - Byadala | Скачать MP3 бесплатно
Byadala

Byadala

Nandor Love

Альбом: Byadala
Длительность: 3:02
Год: 2024
Скачать MP3

Текст песни

Love osmosis
Love binoculars
Nakoowa love racing
Tonnyumiza nze nonsense
Mbu yalina akateebe k'omukwano akakwafu
Omutali na bicaafu eh
Mbu era yalina n'omutima omugonvu
Ogutamanyi na lyenvu
Love concentrating
Love meditating
Nakoowa bi pretending
Kuba tebikola na meaning
Nze nakuwa mukwano pure wanziriza binyiizo
Nze nakuwa bi love mature buuza Weasel Manisal

Bya ddala, bya ddala
Batumenya mitima bya ddala
Bya ddala ebintu bya ddala
Ensonga z'omutima za ddala
Bya ddala, bya ddala
Batumenya mitima bya ddala
Bya ddala, bintu bya ddala
Ensonga z'omutima za ddala

Guno omutima baakubamu bullet
Nebwondaba nze nga ndaajana
Ne referee yasangulawo penalty
N'omupiira tetwagumala
Abawagizi baakumamu circuit
N'omupiira negutankana
Uniform neziddugala
Engatto nezibulankana
Nabawanuka nebamwawula
Ekyo Nantongo ky'ekyamugobya

Bya ddala, bya ddala
Batumenya mitima bya ddala
Bya ddala ebintu bya ddala
Ensonga z'omutima za ddala
Bya ddala, bya ddala
Batumenya mitima bya ddala
Bya ddala, bintu bya ddala
Ensonga z'omutima za ddala

Mbu yalina akateebe k'omukwano akakwafu
Omutali na bicaafu eh
Mbu era yalina n'omutima omugonvu
Ogutamanyi na lyenvu
Nze nakuwa mukwano pure wanziriza binyiizo
Nze nakuwa bi love mature buuza Weasel Manisal

Bya ddala, bya ddala
Batumenya mitima bya ddala
Bya ddala ebintu bya ddala
Ensonga z'omutima za ddala
Bya ddala, bya ddala
Batumenya mitima bya ddala
Bya ddala, bintu bya ddala
Ensonga z'omutima za ddala

Bya ddala, bya ddala
Batumenya mitima bya ddala
Bya ddala ebintu bya ddala
Ensonga z'omutima za ddala
Bya ddala, bya ddala
Batumenya mitima bya ddala
Bya ddala, bintu bya ddala
Ensonga z'omutima za ddala