Cheza For Yesu
Ntaate
3:01…..Andabamu binene, “ntaate” Eno ensi neweba ekulabamu kitono mukama akulabamu bitole ebinene.. CHORUS Ebitangazibwa nebilabibwa mu ggulu jotalaba binene Ebisindikibwa binaaba bibyo awatali kuvuganya binene x2 VERSE 1 Ohhh binene nnyo katonda byakulabamu,newoba mutono ga dawudi ,mu mukama goliyasi omumegga, Bakulaba ng’ekitagasa naye mukama akulabamu omwana kwafiira, lw’olibeera danyeeri mu mpologoma eziluma ennyama walayi zilikuzira..lw’olibeera ku nnyanja ewatayitika ku lulwo.. mukama alikola ettaka ahhhh Mmeme yange onyweranga Mutima gwange onyweranga Mmeme yange onyweranga aah ahh Mutima gwange nyweeraaaa… CHORUS Ebitangazibwa nebilabibwa mu ggulu jotalaba binene Ebisindikibwa binaaba bibyo awatali kuvuganya binene x2 VERSE 2 Wabula binene nnyo silojja gwe webuuze ntiiiii,,,, mukono gw’ani ogukwaata wano awaluma newawona (gwa Mukama) Lulimi lw’ani lwetusaba lutwatulile emikisa jetufuna ah ah Abitulabamu ebinene abalala byebatunonyaamu nebibula… Lw’olibeera danyeeri mu mpologoma eziluma ennyama walayi zilikuzira..lwolibeera ku nnyanja ewatayitika ggwe ku lulwooo… mukama era alikola ettaka ahhhh ahh Mmeme yange onyweranga Mutima gwange onyweranga Mmeme yange onyweranga aah ahh Mutima gwange nyweeraaaa… CHORUS Ebitangazibwa nebilabibwa mu ggulu jotalaba binene Ebisindikibwa binaaba bibyo awatali kuvuganya binene x4