Ebyakabi
Radio & Weasel
3:06Ngamba obudde obudde Ladies and gentlemen it's a music with GoodLyfe Like like time is money, time time is money tell them Songola ekalamu Eno Sawa ya exam Time wekuvamu ngo osatubwamu Songola ekalamu Eno Sawa ya exam Time wekuvamu ngo osatubwamu Tozanyisa obudde (obudde) Wosumagila owede obudde obudde Tozanyisa obudde (obudde) Wosumagila owede obudde obudde Obudde obudde Obudde eyali akwagala Atuka nakukyawa Obudde Obudde obudde Ebyama nemubyasa Nolwaleero lwakede nga olulala Ela olusubilamu ebinyuma Ogenda kunywegeleza Gwobadde ososolela emiwula Ataamye alayila agenda Agamba yafunye asinga Obudde bumukutte Tozanyisa obudde (obudde) Wosumagila owede obudde obudde Tozanyisa obudde (obudde) Wosumagila owede obudde obudde Keep time my brother A big tune this is Let me say ehh Hmmmmm Obudde bwo nga bugendelela Nemyaka nga jisobelela Petelo vvamu byo kwesudiya Hmmmmm Waliwo neya nsutta nga Buli kade nga ambibitta Kati agamba silina mugaso Ensi eno nga ejudde amawano Laba omukono ogulimu ekyokulya Ayagala atte agulume obugaloo Wasiga kasoli ayagala Ayunjewo matooke Wasima omusinji ayagala Asangewo golofa (Tekisobokaaaa) Tozanyisa obudde (obudde) Wosumagila owede obudde obudde Tozanyisa obudde (obudde) Wosumagila owede obudde obudde Songola ekalamu Eno esawa ya exam Time wekuvamu ngo osatubwamu Ahhh obudde bucuuka Nga amaaso gamyuka Olilaba abantu abe mitima eja bibombola Naye ate tonyiga Nga'laba ebyange bicuuka 'Budde butuuka nga nsente baleeta Malala galimba oh oh galimba Tuli eno twemiisa nga'laba mwelwaaza Goodlyfe Tozanyisa obudde (obudde) Wosumagila owede obudde obudde Tozanyisa obudde (obudde) Wosumagila owede obudde obudde Tozanyisa obudde (obudde) Wosumagila owede obudde obudde Tozanyisa obudde (obudde) Wosumagila owede obudde obudde Haa gwe? Shiru muganda wange, obudde bugendelela Rachel K muganda wabwe, obudde bugendelela Bebe cool baba waffe, obudde bwayiita dda Joseph muganda wabwe, obudde bugendelela Straka baby muganda wange, obudde bugendelela Eh-hoo! bugendelela Oh-hoo! bugendelela Eeh