Muwe
Sheebah
3:55Leeta nange ndeete Njagala nkube ng'okuba Leeta nange ndeete eh (eh) Mwana! Queen Sheebah bwenkuba Nawe eyo ng'okuba Nessim engoma ng'akuba (eh, murder, eh) Nasooka kubonga ne muganda wo Nga njagala kutuukako eyo gy'osula Njagala kumanya ki kyokola Njagala kumanya kooyoya nkuleetere Njagala nkweesooke Nkutwale ewaffe nkwekwekere Njagala nkwagale, weka weka Nange onjagale nzekka Lwaki okweka face? Ng'ate omanyi nze wankubako ako ka face Lwaaki oyagala defence Baby njagala obeewo, gwe beera defеnce Nalwawo okusanga Nalwawo ebirungi obigamba Nalwawo mukwano okuwaana (nalwa na wo) Nalwawo, n'okusanga (nalwa na wo) Ebintubyo byanyonoona (nalwa na wo) Nalwawo nayе nze ndiwo (nalwa na wo) Wadde nalwawo, naye tonsulawo (nalwa na wo) I love you more and I want tamu Am your beautiful you're handsome Love you, love you tamu Nawe toduka ssanyu Love you tell me now Amasasi tegatukuba Nawe toduka Njagala Nawe eno twetetale ebbala Tusonge, tusonge Love yange nawe yatusonge Sifayo oba nsokke osokke Uh uh, baby tusonge Nawe bera omuntu wange Amaziga tugakweke! Yadde nalwawo nyo okusanga (nalwa na wo) Nalwawo, n'okusanga (nalwa na wo) Ebintubyo byanyonoona (nalwa na wo) Nalwawo nayе nze ndiwo (nalwa na wo) Wadde nalwawo, naye tonsulawo (nalwa na wo) Ekintu kyaffe kyakula Kasita wanesiga, nakwesiga Mwanagwe, ebyaddala oli namba emu mu ebyo byokola Njagala nyo by'okola Osamu obuntu ntu bungi bunyuma Njagala omponye ekiira Njagala onumye enjaala Njagala ompe ku supper Oba dinner oba ekiriwo kyonna awo Ono ye mutute Omugati gwonna ngulidde Angamba muwonya attack Naye nange mpulira amponya attack Omwana agenda kunkubya attack (nalwa na wo) Nalwawo, n'okusanga (nalwa na wo) Ebintubyo byanyonoona (nalwa na wo) Nalwawo nayе nze ndiwo (nalwa na wo) Wadde nalwawo, naye tonsulawo (nalwa na wo) (Nalwa na wo) (Nalwa na wo) (Nlwa na wo)