Muvubuka
Kenneth Mugabi
4:14Lalala Nafuuka munamawulire baby nga nkuwaana Gagan'amawuliire aganyuma okusaka Nebaz'omutonzi okumpa gano amaaso Oli kimu kubitonde byeyalwawo ng'awunda Terefayina ekuzuula ddi kubanga nze nyumirwa okulaba Radio zikuzuula ddi nokuwuliriza nakwo nyumirwa Kati (Nteesa) Obeere wange (Nteesa) Obeere wange Osaana kusitandinga ebikuvaamu byanjawulo Osaana akatabo akakwogerako ggwe wekka Kati nz'abuuza oba kano akaweta kakutuuka Kyenetaaga kuzukuka ng'ondi kumpi Ezigende'wamwe zisimbawa Njagala kukuwerekera Onyanjule yo nga mukwano ggwo agenda okwagala Kati (Nteesa) Obeere wange Mukwano (Nteesa) Obeere wange (Oh Baby) Lalala Nteesa Obeere wange Gundi Nteesa Obeere wange Nteesa Obeere wange Gundi Nteesa Obeere wange