Kawuuta
Paddyman
3:42Ono maama kimuli ekinyirira ebiriyo Maama kimuli ddala ekisaana okumbira daddy Ono ye super star, teliyo amuvuganya Ekimuli kyotunulako eranawe okkiriza cfumbye emyaka mingi ye, cbaana katonda namuwa era nebalama Wadde okusomozeebwa kwari kungi cbamujjerega balingi, yabikwasa mukama namuyamba Era yawangula Laba yali muto, naye omukazi naguma Sente ngatewa abalala nebabita naye omukazi naguma Oyo ye maama (maama) maama wange obasinze obulungi Kankuwaane ndaba ninna omugwe bulimuntu awaana wuwe Maama wange mu bamaama yegwe asingidde (osingidde) Era mubantu abalungi teliiyo alikusinga (ye gwe ansidde) Wazaala noyonsa nogumira bumuli mbeera (Mbagambye ntya) Era bantu abalungi teliiyo alikusinga (Mbagambe ntya banange Maama wange mu bamaama yegwe asingidde (cnsigidde) Era mubantu abalungi teliiyo alikusinga (ye gwe ansigidde) Wazaala noyonsa( Maama) nogumira bumuli mbeera Era bantu abalungi(Maama) teliiyo alikuvuganya cliiva ye alisinga mummy Mbuuza alimpaaki ekisinga omukwano gwa mummy Yazaala nalerera abaana nokuzaa mukama webaale Kati tukuze tuvuddemu abantu abasaga omulembe ee Omukwano gwa maama gunyuma gulitegwenkanika nkubulire Omukisa gwa maama ngagukkola naye mummy! Buli muntu awaana wuwe Gwe wange Maama wange mu bamaama yegwe asingidde (Mummy) Era mubantu abalungi teliiyo alikusinga Wazaala noyonsa nogumira bumuli mbeera (onsingidde) Era bantu abalungi teliiyo alikusinga Mbagambentya aa Maama wange mu bamaama yegwe asingidde (asingidde nnyo Era mubantu abalungi (mummy) teliiyo alikusinga Mbagambentya Wazaala noyonsa nogumira bumuli mbeera (onsingidde Era bantu abalungi teliiyo alikuvuganya (Mummy munange) Maama wange munange mubamaama yegwe asingidde (yegwe asingidde Era mubantu (Mummy) abalungi teliiyo alikusinga (Mummy munange) Wazaala noyonsa (webale kuggummira nnaku Nogumira bumuli mbeera (webale kugguma nonkuzza) Era bantu abalungi (webale kufumbira daddy) teliiyo alikusinga Omuntu alivaawa Maama wange mu bamaama (ye alivuganya mummy?)yegwe asingidde clivaawa Era mubantu abalungi teliiyo alikusinga eee (buli muntu awana wuwe) Wazaala noyonsanogumira ( gwe osingidde )bumuli mbeera (Osinze nnyo mummy) Era (wabaale) bantu abalungiteliiyo alikuvuganya